
Learning from the 22nd century (L22c)
OKUYIGA OKUVA MU KYASA KYA AMAKKUMI ABIRI MUBIRI (22)
Ettaka - Obulamu - Okuyiga - Okwesanyusaamu - Omukululo
EKIWANDIIKO KYO OBWEYAMO, OBUVUNANYIZIBWA NO KWEKENENYA
The Good Shepherd Learning Centre

Why
Growing awareness among communities moving from present 'wants' to future 'values'

What
Global wisdom supporting local community enterprises with methods, skills, and culture

Vision
CGL Africa is providing mechanisms allowing us new choices for growing together
Ekiwandiiko kyo obweyamo, obuvunanyizibwa no kwekenenya
Supporting individuals personally and their enterprises to Start Treating Ourselves Properly
Emboozi y’olugendo olwakatambulwa
Ekirungo kya jjetuvudde newetutuse kati
Mu 2013, ku kyalo Katwadde mu Uganda, omwami John Ssentamu nemukyala Gertrude Nakintu batandiikawo essomero lya Good Shepherd ery’omutendera ogusooka mubyenjigiriza bya Uganda. Batandiika nabayizi abawala amakkumi assatu (30). Ensonga yali nti tewaliwo masomero gakumpi agabafunampola nebyenjigiriza ebyomuganyulo. Amaka agali mukitundu kino beyongedde okusiima omukisa gwebyenjigiriza. Good Shepherd efuba okuwa buli omu ebyenjigiriza ebyembu ebiri eri obulamu, embera zabantu sako okuyiga ebyemikono.
Lwaki
Kikona ku kiki ekituzamu amanyi ne kitufula abatufu
Okukendeza okwosayosa, okuto ndawo enyungiro eya magezi nokugabana obukugu, ngatukiriza nti ensoma eyembu ebiri ejjakutondawo abagonjozi bebisomozo. Okukula kwaffe kusobozesa bangi okugezesa byenjigiriza bino ebyembu ebiri. Emiganyulo kubuli mutendera jijakukyusa endowoza yabantu sako nokusirisa abemulugunya, nga babera abajulizi abenyumiriza mwebyo ebivamu nenkulakulana okuva mubudde abaana baffe bebakozesa obulungi.
Kiki
Ebirungo byetuleta ne byetusimbyeko amakanda okuleta mu kowe lino
Okugata ebyenjigiriza binansangwa nokuyiga okwokweyamba nga omuntu okutumbula obukugu bwa sekinomu. Ejjaluliro lya bagonjozi bebisomozo nga tesalira muntu musango, etukirikika era nga ewa eby’okulondako. Obusobozi nokwesigama kumuno biwangala kubanga buli omu awayo kyasobola mungeri yabwanakyewa. Enkola empya eyokusoma ekakasa butabawa kutya kwakuvuganya eri abalala. Enkola yaffe eyokutekateka entambuza yemirimo, obukulembeze, nenkola ezirabika ensoma yembu ebiri ejjakufula ekitundu ekirungi.
Tutya
Engeri etondebwamu omuwendo/ensa eri betuwereza oba betuguza byetukola
Buli omu ayitibwa okubako kyakola okulabanga ebintu bikolebwa kumitendera jona. Mukuyita okusomera awamu ebyekikugu tuba twongera empisa nokwewa ekitiibwa eri e kitundu. Okufuba kweyongera kubanga obutabera nabukugu namikisa ebitufula okuberanga tukola. Ensoma yaffe si ya kulumbagana, yeyogerera era eziba emiwatwa, awamu amalawo ebisomozo mukuyita okukunganya ebikwata kubintu ebyenjawulo, okubisengejja ne nkola.
Okwolesebwa
Okwolesebwa- Okwetegereza byetusubira era nga tuli basanyuse okuyambako okubitukiriza
Lyatandiikibwa mukitundu kyaffe omuli abantu abe nsa era abamalirivu okwanganga enkola ezomumaso. Twolekera enkyukakyuka eyomugundu enaleta obwerufu, obutufu nobukakafu bwekitundu ekirimu bulikimu “ngatukikolera wano”. Enyungagana wakati ebitundu byensi ebyenjawulo nga bitandiika eya kusoma kwa sayansi nebiyiye nokufuna nga bayita mubivamu sente ebyenjawula mumijiji ejjenjawulo. Omukululo mu L22c ne CGL Africa.
Statement of CARE: Commitment And Responsibility Evaluating
Ffe abatadde emikono wamanga tutandiise olugendo lwokwekenenya okwewayo nobuvunanyizibwa kulwo Good Shepherd Learning Centre eyomumaso nga tweyambisa enkola eyokuba abagezi, bali kubutandiisi era abayiya munkola yemitendera 60.
Declaration
Declared by Custodians
L22c: David Hollands
CGL Africa: Osita Aniemeka
The Good Shepherd Learning Centre: John Ssentamu
Date: 14 / 02 / 2024